Kaakano akatambi nga Abitex avumaavuma Bebe Cool mu lujjudde nga tamutidde namu

Olunnako olwajjo Abbey Musinguzi nga ono amanyikiddwa nnyo Abitex era nga ono mutegesi wa bivvulu yavuddeyo mu katambi navvoola mwana mulenzi Bebe Cool. sijja kwogera bingi kankulekere katambi naawe weerolere…

Read More »

Kaakano akatambi akaaleteede Mc Kapale ne Senga Ssebanga okunoonyezebwa. Baavumye omukulembeze

Mc Kapale ne Senga Sebbanga baayogedde ebintu bingi nnyo mu katambi kano era nga byalibaviirako obuzibu Please follow and like us:0

Read More »

Bitabuse!!!!! Rema Namakula atubidde mu mabanja, adduse wa Kenzo okumuyamba

Omuyimbi Rema Namakula yayanjula omwagalwa we Dr Hamza Ssebunya mu bazadde be mu mukolo ogwali ogwamaanyi era ogwalimu ssente ennyingi ennyo era nga zino zaasasamaza nab’okukyalo Kati nno sente zebaayonoona…

Read More »

Bobi Wine bamuwaddeyo omukisa gumu gwokka okukola ekivvulu naye ate nagwo gulina obukwakulizo obujjirako

Omuyimbi Bobi Wine wadde nga kati munnabyabufuzi azze nga agaanibwa okukola ebivvulu ebbanga eriyiseewo era nga kino kimuzzizaamuko emabega mu by’ensimbi wadde nga ate mu by’obufuzi kimutadde waggulu nnyo Kati…

Read More »

tukuleetedde list yaabayimbi abaawangude zi awards mu Buzz Teens Awards

Ku weekend waabaddewo awards za Buzz Teens era nga zino zitegekebwa Galaxy Fm era nga zino zzo zibeerawo buli mwaka John Blaq ne Daddy Andre beebaasinze okikuba bwebaafunye ssatu ssatu…

Read More »

Ba maafiya ba NRM banwanisa, tebaagala mbeere kumpi na Museveni:- Bebe Cool avuddemu omwasi

Omuloodi wa Gagmel Moses Ssali ono nga amanyikiddwa nnyo nga Bebe Cool avuddeyo naakakasa engambo ezibadde mu nkuubo nti NRM ejudde ba maafiya era nti bamukangakaanga tebaagala abeere kumpi na…

Read More »

Bannange munnyambe, Abasajja baagala kunzita nga 2020 tannatuuka:- Omutegesi w’ebivvulu Bajjo yeekubidde enduulu

Omutegesi w’ebivvulu Andrew Mukasa ono nga amanyikiddwa nnyo nga Bajjo yakanze kooti ya Buganda Road bweyavuddeyo naategeeza nga byayinza obutamalaako mwaka guno nga mulamu Tekinnamanyikwa bulungi lwaki yavuddeyo naayogera ebigambo…

Read More »

Baabano abayimbi abalidde empanga, Wizkid waakukola nabo collabo nga tanadda waabwe

Olunaku olweggulo kyabadde kijjobe wali ku kololo airstrip nga omuyimbi omu nigeria Wizkid akuba bannayuganda omuziki Ono yavuddeyo nategeeza nga bwalina bannayuganda baayagala okukola nabo ennyimba nga muno mwabaddemu Big…

Read More »

Yiino engeri omuyimbi Wizkid gyayingiddemu Uganda, Ajiddemu style

Omuyimbi asibuka e Nigeria nga ono ye Wizkidnga ono alina ekivvulu mu Uganda mu nnaku ntono nnyo okuva kati olwa leero ayingidde Uganda ku makya Ono ayawukanyeeko ne nabayimbi abalala…

Read More »

Manchester United team news towards Tottenham Hotspurs match

Manchester United manager Ole Gunnar Solskjaer has revealed Paul Pogba will not be fit in time to play against Tottenham Hotspur at Old Trafford tomorrow. The midfielder, who has been…

Read More »