ABA LDU BAKUDAMU OKWEKENENYEZIBWA- ENGELI JEBAKWAATAMU ABAZI’BEMISANGO SI’ NUGAMU.

By: Wasswa Denis: Akakiko keddembe lyobuntu kategezeza nga bwekagenda okwekenenya abasirikale bwebatendekebwamu nga bagamba nti abakulu bano bakozesa obukambwe bwamanyi nnyo okukwata abantu.

Kino kiddiridde ababaka ba palamenti okuvayo nebemulugunya nti aba LDU ngeri ngye bakolamu emirimu tessa kitibwa mu ddembe lyobuntu.


Enaku eziyise emabega, ekifananyi’kyomusilikale eyali asoonze emundu mumuntu kyatambula ella nga kino kyasa obunkenke bunji nyo mubantu babulijjo.

Please follow and like us:
0
Loading...