ABASOMESA ABASABA ABAYIZI OMUKWAANO BAKUBONELEZEBWA.

By: Shifrah Kayaga: Bino minisita wekikula kyabantu Pius Bigirimana yabyogedde bwabadde akwaasa piki piki abo abagenda okulondoola sente zino jezilaga.

Omukubiliza wolukiiko lwegwanga Rebecca Alitwala Kadaga asabye ministry yebwenjigiliza okusitukilamu mukubonereza abasomesa abongedde okudda kubayizi bebasomesa nebabasaba omukwaano.


Kadaga abadde ayogela ku report eyakakunganyizibwa akakiiko ka parliament akaatekebwaawo okunoonyeleza kumize gyabasomesa okweebaka nabayizi bebasomesa.

Kino kyakuza empisa mubasomesa wamu nokukakanya emitima gyabazadde kuba beefiliza kingi naye abaana bakoma wakatti ate nebafuna embutto

Recommended For You

About the Author: admin