ENYONYI YA’UGANDA YAKUTANDIKKA OLEETA AMAGOBA MU 2029


By: Shifrah Kayaga: Akakiiko ka parliament akembalilila kagobeza abakungu ba Uganda airlines embalilira ya buwumbi 575 zebaagala okuzaawo enyonyi yegwanga no’kujidukanya nga bagamba nti ensimbi zino mpitilivu nyo.

Bagenze mumaaso nebategeeza nti mukiffo kyokwejalabya munsimbi zino, bafubbe baziteeke mukintu ekilala ekinaagasa egwanga. Kitegeelekeseko nti enyonyi yakutandika okola amagoba mu 2029.

Recommended For You

About the Author: admin