OMUYIMBI BOBCAT ASILISIZZA EMIMWA EJOGELA KUMUKAZIWE – “LOVE HAS NO AGE”

By: Shifrah Kayaga: Abayimbi abenjawulo bazze balaga obumalilivu bwabwe mukwagala abawala abenjawulo. Wadenga tekikyatisa abayimbi okwagala ba sugar mummy, naye bwekijja kubayimbi abapya, kyewunyisa.

Bobcat yanyonyodde egulo lwaki omukwano yagusanga munamukadde ella bwatyo nategeeza nti “Love has no age” nolwensonga gano simawulile. Bweyabuzidwa oba ono yamwagalako sente, yanyonyodde nti sikibbi kubeelanga aweebwa sente kuba mulove byona bibaamu ella bwatyo nagenda mumaaso nokusilisa abbo bonna aboogela ebitakwatagana kumukaziwe

Bobcat yagenzze mumaaso nakubila baby we akayiimba aketabu akamuwana enkula nobulungi bwalina akayitibwa “Mature”

Recommended For You

About the Author: admin