BUGEMBE YETONZE – OMWANA AIDAH GWEYAZAALA DNA ELAGA YANDIBA’WUWE

By: Shifrah Kayaga: Omuyimbi Pastor Bugembe kakyanga yeegana bakazzi bafunyisiza mbutto, kuluno Aidah yandiba yali ayogela mazima kumwana gweyazala mu Bugembe.

Enaku eziyisse emabegga, omuwala Aidah yavaayo nalumiliza okuzala omwana mumusuumba wa Light the World Ministries ela nga ono yeyali Pastor Wilson Bugembe. Wabula, kyaali kyanaku nti newankubadde omwana yaliko bingi ebyafana Bugembe, yasigala amweegana.

Olwalelo Pastor Bugembe bimusobede bwalabye nga omwana aidah gweyazala alina bingi ebimufaanana ela nabwatyo awunikilidde nasigala nga ebyokwogela talina.

Recommended For You

About the Author: admin