NKOOYE OBUVUYO BWA FRESH KID – WUUYO BWEMUBA MUMWAAGALA. MANAGER FRANCIS AKABIDDE KUMPEWO

By: Shifrah Kayaga: Luno telunagwa, omunaffu wakuluvaamu abaamanyi beyongeleyo. Manager Francis bimusobedde bwabuzidwa kunsonga za Fresh Kid naatandikka okutamwa tamwa.

Kigambibwa nti fresh kid bamulwanila okuli manager francis wamu netaata womutto. Wabula emboozi ya manager etusobedde bwabuzidwa kajoyi joyi webibuuzo nga mpaawo kyatta.

 

Naawe weelabilekko

Loading...