WUUNO OWA’BODA AKASSE OMUWALA AKABOOZI OLWOKUGANA OWEZZA ENKUMI SATTU.

By: Shifrah Kayaga

Musajja mukulu atamanyikidwa manya yaakasse omuwala akaboozi olwokugaana okuwezza enkumi sattu.

Owa boda ono ebimukwaatako tebinamanyikwa naye nga oluvanyuma lwokulwana nokulemelelwa, abatuuze baawulidde omuwala akuba endulu obutamala kwekugeenda balabe ogubadde. Basaanze musajja mukulu yeejovaana ekyabawalilizza okutaama kata bamutte.

Omusajja ono yategeezezza nti akolela ku stage ya Panamera ella jeyajje omuwala ono namusuubizza omuwaako kukubbo. Omuwala wanno waavudde naakuba omulanga nga bwagamba nti omusajja oyo alimba. Uganda yaffe weetusse egwaana kusabirwa.

 

Loading...