TAMALE MIRUNDI AVUMYE ABAMUSEKELEDDE OBUTAFFUNA MUDAALI – “MUNDEKKE NTAMBUZZE ENGALABI YANGGE ENKALU KUBA SILINA KYENAKOLEDDE UGANDA KYAMANYI”.

By: Shifrah Kayaga: Bisessa naye nga bituufu. Omwaami Tamale Mirundi yandibba afunye entonddo kumidaali ejagabidwa egulo omukulembezze wegwanga Yoweri Kaguta Museveni nga asiima emilimu emilungiu abazila bayuganda jebakozze.

Wabula kyabadde kiswaaza omukulu Mirundi obutafuna mudaali gwona ella’nga yye nga’omunttu yawulidde bubbi nyo.

Bwabuzidwa ensonga lwaki asuubila omukulembezze teyamuwadde mudaali, ayanukudde nti awo waali, talina kyakabbi kyeyaakoledde nsi Uganda. Ekinene enyo kyakola kyakutambuza ngalabiyye nkalu.

Loading...