WUUNO OMUBBI AKUBYE ABANTU BBE ZANA AMASASSI NADUKA NE’ SENTE – ABATUUZE BIBASOBEDDE

By: Shifrah Kayaga: Abantu bbe zana KU Entebbe road basiibye mukutya oluvanyuma lwomubbi okujja nabba abantu bba mobile money okukakana nga basatu abakubye amasassi ella omu nafiilawo abalala nebabaduukilila.

Poliisi egendda mumaaso nokunoonyelezza abantu abaakozze ekikolwa kinno ellanga siyakutuula paka nga ekizibu kino kigongyodwa.

Abatuuze bewunyizza ekikolwa kino ella bwebatyo basiibye mukweeyunya nga balabba ensi weetusse kati abantu baafusse batemu.Yiino Video

 

 

 

Please follow and like us:
error0
Loading...