RING RAPPER AWEZZE OKUSWAAZA FRESH KID – AMUYISSE FAKE RAPPER

By:Shifrah Kayaga: Lunno silwakutumila mwaana wadde. Ffena twesitukidde. Abayimbi abatto batandisse okweewalampa nga banji Kubo bagamba nti fresh kid talina work.

Ekijje abantu enviri kumutwe yemwaana omupya Ring Rapper engeli jazze ne rap buli omu nawuunga. Bamubuuziza wwa jeyeelaba mubiseela byomumaaso nategeeza nti yeelaba ajeewo ako ka fresh kid nga alinye edaala.

Jukila banno buli omu awulila yaasinga naye kyona kyekili tuli baakusalawo nga 28 omweezi gunno Wali ku Brighton Bar e’ mpeleerwe tulabe mubutuufu ana anasinga munne.

Yye ring Rapper paka nakati akakasa tewali amusobola. Sooka olabe ku byaakabbi byeyayogedde mu video
eno naawe otubuulile.

Please follow and like us:
error0
Loading...