REMA NAMAKULA BAMUKUTTE YEKOLA EBYABAKULU MUMOTOKA – ASWADDE NEYEEKWEKA FACE

By: Shifrah Kayaga: Omuyimbi rema namakula wetwogelela nga talina wakusiza oluvanyuma lwokusangibwa lugona nga yejovanila mumotoka. Kinajukilwa nti ono yemukazi wa’musuuza eddy amanyidwa enyonga Eddy Kenzo ella nga mwono mweyazala omwana owobuwala gwebayita Amal

Wabula, okuva ono weyasalawo okuva ewomuyimbi eddy kenzo, obulamu bwakyukila dala. Kigambibwa nti nemunyumba jeyali atandisee okupangisa yavaayo nadda mu hotel emu wano mukampala naye nga ebikanga kukino byebyokubeela nga eno sente azijja mubasajja bakulu.

Olugambo lwetwasembyeyo okufuna lwelwokubela nga hotel eli kubunkenke oluvanyuma lwa face ezenjawulo okuyingila buli lunaku nga zigendda mu room yeemu emanyidwa nga eya rema namakula.

Please follow and like us:
error0
Loading...