VIDEO: “OMUBILI GWANGE BWEMBA NAGUGABA KIBALUMILAWA?” – MAAMA FIINA KYADAAKI AYANUKUDDE ABAZZE BAMUVUMA

 By: Shifrah Kayaga:Maama Fiina tanatula oluvanyuma lwabantu abangi okuja nga bamuvuma oluvanyuma lwa peng peng okuvaayo nakwatta akatambi nga alya obulamu.

Abamu kubanno basosowaza ensonga nebatuuka nekiseela nabalumiliza nga maama fiina bweyegatta nomuvubuka ono ekintu yye kyagamba ni teyakikola.

Ensonga zino maama fiina ayagadde zigwe kuba naye muntu nga abalala nolwekyo talaba nsonga lwaki abantu bamutambulizaako emimwa okutuuka nokumukolamu comedy nga bwali olubutto lwa peng peng

Yiino Videyo nga ali e’sweeden

Please follow and like us:
error0
Loading...