MUNVEEKO NDYEKO KUBITO – KASITA BWEMBASABA BAMPA. “MUNDEKKE NEYAGALA NGA NKYALINA AMANYI”

By: Shifrah Kayaga:Omukulu Gilbert Bukenya agobye emimwa ejizze jimugobeleza ebigambo oluvanyuma lwokumulaba nga apepeya nobwana obutto buli jaaba alaga.

Wanno wasinzidde nayogela elli abantu nti tebibakwatako yye bwaba yeeyagala kuba sente zaba ayonoona sizabwe ella sibebazikola. Jukila omwami ono azze alabwa nga yeyagala nebyana ebyenjawulo okuli abayimbi abaakula nebawola.

Gilbert azemu nategeza nti emyaka jimugendako nolwekyo bamulekke akole byayagala

Please follow and like us:
error0
Loading...