SKY WEST NANYINI LUBUTTO LWA BAD BLACK ANOBYE – “OMUKAZZI AWEMULA’NYO”. BAD BLACK AMUVUMYE OBUNAKU

By: Shifrah Kayaga: Ensonga za bad black zitandisse ogendamu kamunguluzze. Okuva mukolo bwegwagwa, ono yali asilisse nga ategeeza nti yasaasanya sente nyinji ella yesaawa okunganye endala engeli janatela okuzaala.

Wabula, lubadde lukyali awo, omusajja omuto envumulo eyamufunisa olubuto nepakingamu ebyanguwa neduka. Ono ategeezeza nga bweyekyaye olwokubeela nomukazzi atasilikako nga buli nsonga ayagala ajiweko akakwate.

Badblack kukino abadde talina bigambo ella namutegeeza nti munakunyo talina jasobola kubeela nga tali naye

Please follow and like us:
error0
Loading...