PASTOR BUJINGO TUKUSABBA OKULE, WESILIWAZA EKIMALA NAYE YESAAWA TUKUZEEMU KUMAGEZI. :OWOMUTIMA OMUNAFU TOSOMA”

Tukimanyi sibuli baagalana nti balina okubeela ababiri lubeelela, ella tukakasa nti sibuli alayila mubulungi ne mububbi mumaaso gaakatonda abba abitegeeza. Naye embeela bwegaananga wakatti wabafumbo ababili, ensonga zabwe balina kuzimala mulusilisse sosi nsi yonna kumanya bibadde bibeelawo mumakaagabwe.

Omusajja Bujingo bwabba yasalawo achuuse afunne omukazzi omulala, ffe tetukilinaamu buzibu kuba dembelye okola buli kyaayagala. Naye okuva elli nayasama ngomwana omutto nga avuma mukazziwe nga bwalina ekikulukuto kiswaza yye nabaanabbe

Ffena tukimanyi ekikulukuto kiva mukuzaala ebintu nebitatambula bulungi, ella tukakasa nti abaana abaavilako omukazzi ono okufuna ekikulukuto baana ba Pastor bujingo, naye okuvaayo natuwoganila nga bwaguminkiliza omukyaala omukyaafu nga yyena akulukuta kyabadde kyabusilu na magezzi matono.

Ssebo Bunjingo, tusaba okole emyakajjo kyejigamba. Oba Suzan okulimba nbu oli mutto, bambi tutaase kuba oli gusajja gukulu atte oze okozessa obwana bwabandi ngobulimba obuwa shares mu simanya PRAYER CHURCH MINISTRY naye bibadde tebitukwaatako kubba tukumanyi oli mulya butto. Naye va mukyokuyasama nga olumba wamu nokuvuma omukazzi akutuusiza wooli. Gaciya

SAIDI ARDS

Recommended For You

About the Author: admin