VIDEO: “BUJINGO NKWAAGALA NAYE OLINA OKUMANYA ENSOBI JEWAKOZE.” – SUZAN MAKULA AWAGILA PASTOR BUJINGO ABONELEZEBWE

By: Shifrah Kayaga: Emboozi yomwami pastor Aloysious Bujingo yandibba siyakugwa kati oluvanyuma lwabakyaala okweekolamu omulimu bagendde kukitebbe jaatula bamudizze pads ne cotton gweyagulila mukyaala Teddy Bujingo okumala emyaaka kumi nga alina ekilwadde kyekikulukuto.

Wabula, abantu beewunyizanyo omukyaala Suzan Makula bwawadde endowoozaye kunsonga egenda mumaaso nategeeza nti nawankubadde omukwaano gwebalina yye ne pastor bujingo gwaamanyi, tajja kutuula kumulaba nga atyoobola edembe lyabakyala.

Pastor bujingo jebuvudeko yavaayo neyeetonda, wabula abantu yabeewunyisa nyo bweyagamba mbu omukyaala teddy ebyaamabye yali yabyoogela dda nga awa obujulizi mu church.

Yiino video nga yeetondda

Please follow and like us:
error0
Loading...