“BETTY MPOLOGOMA AMPA EBINTU NEMPUUNGA” – DR TEE ANYONYODDE EKYAMWAAGAZA OMUKAZZI OMUKADDE, ASUUBIZA OMUKUBA EMBAGA OMWAAKA GUNO

By: Shifrah Kayaga: Awo omukwaano gwababili omukulu Dr tee nomukyaala Betty Mpologoma wegutuuse. Abbo bona abaali balowooza nti tebaliba yesaawa bazeeyo ebigambo byaabwe.

Omukyaala betty mpologoma juuzi yavudeyo kukabaga keebabadde bamutegekedde okumukulisa okuwona akabenjje, yayogeddeko naffeella natutegeeza wa webatuuse munteeka teeka zokukola embaga.

Wabula, ono yasekeledde abo bonna abalowooza nti tebaliba kyoka nga dr tee akakasa nti betty mpologoma amuwa omukwaano tegumujuzza nabaana batto.

Yiino video

Please follow and like us:
error0
Loading...