NAKATAMBI KA PASTOR BUJINGO KAFULUMYE. NAYE YEGASSE KU MAAMA FINA NE MATHA KEY. ATANDISSE OKUNANAAGILA

Katonda talya nguzi wabula nebibbi bya pastor bujingo bitandisse okweelanbikka nga tewali amukutekko wadde. Oluvanyuma lwokwelumagana nemukyaala wwe teddy bujingo, pastor bujingo yamazze nayogela ebyeensimatu nga alangila mukazziwe ekilwadde buli omu kyaatwala nga ekyeenyinyara.

Abantu batandisse okuvaayo nga bayogla ebisoongovu kumwaami ono ella nebasuubiza nti sibaakutuula paka nga bujingo akubidwa mumbuga zamateeka

Ono yavaayo oluvanyoma neyeetonda nga bwagamba nti mukaziwe ebyaama yali yabiwa dda nga obujulizi wabula abantu nadala abakyaala beekyanga nga tewali ayagala muwulizza wadde.

Yiino video byeyayogela

Loading...