“EKITUUFU UGANDA ENKOMEZAWO MEMORIES ZOMUKWANO GWETWALINA NE ZARINAH” – DIAMOND PLATINUM YAMAZE NAGONDA

By: Shifrah Kayaga: Omukwano ababiri banno gwebalina gubasaza mukatti lwakuba buli omu atya okukiliza kyawulila munda muye

Jukila mu week eno ensasage yagwawo nga ababiri banno bali munsi yemu uganda nga baali bayitidwa okukikilila mubintu ebyenjawulo. Wano diamond platinum yayitibwa ku comedy store atte yye zari hassan yayitibwa okubeela omu kubasazi benpaka aba miss uganda 2019.

Image result for diamond platinum talking on stage

Wabula diamond platinum bweyabuuzibwa ekituufu kyawulila elli zari, yakakasa nti buli lwalinya ekigele mu uganda, ajukila omukwano zari gweyamulaga ella ekyo tali kyelabila

Loading...