18+ ONLY: SENGA NANTUME ABUULILIDE ENGELI OMUSAJJA JALINA OKWAATAMU OMUKAZI MUNSONGA ZOMUKWAANO

By: Shifrah Kayaga: Ensonga katti tuyingidde zamukwaano ella nga wanno tugobeledde okusomesa kwomukulu eyakenguka munsonga zomukisenge Senga Justine Nantume.

Juuzi omukulu ono yavaayo okusomesa abaana abobulenzi engeli yokwaatamu omwana omuwala nadala nga muli munsonga zomukwaano

Ono yawadde ekyokulabilako nti abavubuka katti bayononeka nga basooga kwepakila bikoola wamu nomwenge nebalyooka bajja okunyumya akaboozi ekintu ekilumya abawala. Ono ayongeddeko nti abavuvuka balina okwaata abawala nga ekyaatika nga wano baba balina okubawa obudde okweetegeka

Yayongedeko nategeeza nti abasajja tebakyaamanyi kuweeweta nga wano basuna busunyi baana babaddi olumala nebabagwiila nga enkoko. Bino abivumilidde nga anyonyola nti omwana wabano olina omukwaata empola nga bwomuwaana oluvanyuma noyatula ki kyoyagala

Loading...