“NJAGALA KULWANILA NTEBE YANGE MUSEVENI JEYANZIBAKO” – BESIGYE YEGANYE OKOLA NE BOBIWINE KUBA NAYE AKYAYAGALA OKUFUUKA OMUKULEMBEZE

By: Shifrah Kayaga: Omukulu Dr Kizza Besigye paka nakatti aganye okukiliza okulekulila ekiffo kyobukulembeze wegwanga mukalulu akanaabawo mu 2021.

Ono mukusooka yalaga omukwano nokolela awamu nemwana mulenzi Robert Kyagulanyi ekyaleetela abantu benjawulo okulowooza nti bwoba olyawo ono ekiffo yandiba yakitta dda

Wabula, webukeeledde nga besigye akomyewo buto okukaabila entebe nga ella ategeeza nti eno namulondo yali yiye nolwekyo tewali alina kujimutwaalako

Loading...