By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwamwana muwala amanyikidwa nga Fille Mutoni okola amawulile neyali muganziwe Mckats nga bawukana, kino kyaluma abantu banji abamu abaasalawo okwegayilila fille naye nga tewali kyawuliliza.
Fille yasitulamu ebibye nagenda ewa nyina okwewumuzaamu kubizibu byazze asanga omuli nomusajja okumusuubiza omukuba ekidaala wabula oluvanyuma neyeekyanga
Getwakafuna esaawa eno gagamba mbu nyina wa fille natte yekyanze butto nga asindikiliza muwalawe okudayo mumaka afumba nga amutegeeza nga bwatalina kunyiikila nyo musajja gwalinamu mwana.
Kyoka yye fille binno abiganye nategeeza nti kyeyalaba yakilaba nolwekyo tasobola kudamu kwetulisizaako bomu