By: Shifrah Kayaga: Olugambo lwatandika nga olusaaga nti jesu yali amaze okulinya kubutaka e Kenya ella abaayo nga batandisse okwenenya.
Ono yatambula mubiffo byamasinzizo ebyenjawulo ekyaletela abantu okutya nga bwebagamba nti watya nga kitufu omukulu alinye kutaka lye’kenya ella bangi kubo baatandika okwenenya nokumunaaza ebigele nga bwegwali mubiseela bya yesu nga akilidde kunsi okulokola aboononyi
Wabula, yesu ono yamaze nalinya train ella nebamulaga nga asibula ate okweyongelayo elli abbo bona abanakililiza mukigambokye.
Amawulile agakagwaawo gagamba nti yesu ono yatuuse dda munsi yatu Uganda ella nga abenjawulo batandisse dda okumwaaniliza.
Ekibuuzo kili nti, watya nga ono yye yesu bulijjo gwetulinze naye nga tutandisse kuzanyisa kukomawokwe kunsi