BAKULU BOKA: BIIBINO EBITUNDU WOKWATA OMWAGALWAWO NASUMULUKUKA BULI KASUWA KAMUKWAANO

By: muto wa Senga: Ebiseela ebisinga abaami wamu nabakyala balema okumatiza abagalwa babwe okusula oluvanyuma lwokubulwa esanyu oba ensonga enkulu enabasuza. Olunaku olwaaleelo tukuleetedde EBITUNDU ebyenjawulo wosobola okwatta omwagalwawo nasobola okusula nga abadde teyeeyagalidde.

Mumukwaano ensonga esooka ella nga eno omutu yenna Alina okujiteekako esila yeyokutegeela
obulungi omuntu wwe. Buli bwotegeela omuntu wo, Kale kikwanguyila okumanya kki kyayagala ne ki kyolina okwewala okola nga oli naye.

Bwomala otegeela omuntu wo, ffuba nga bwosobola okuteekawo embeela esanyusa. Abaami abasinga balina omuze gwokumala babuukila bakyala babwe nga bwojja zino nkoko buli saawa ziba zeetegese.

Teteenkanya omuntu wo ella omuteeke mumudu emuleetela okuyoya ensoonga jooliko.
Muno muleleeko, muweeweteko mpola oba munyumize kububoozi obumuwaana. Kino kimuyambako okusumulula obusuwa bwomukwano nga teyeekasse nyo. Jooli aba amanyi muntu watendo ella mubutuufu aba Tasobola koowa kyona kyemubba munkola.

Jukiza omuntuwo Engeli jomwagalamu ella muwaana buli kitundu ekimuli kumubili. Kale wanno,
omuntu newaaba mukoowu nga talina kyagwagaza, mwanatu oba omumaze. Tusisiingano olunaku olwenkya nga nze muto wa Senga ndeese obukodyo obulala.

Loading...