“OYO FILLE NEBWOMUNSIIKILA KATTI SIKYAASOBOLA KUMULYA” – KATAMBA ATUBUULIDDE KKI KYAWULILA KUNSONGA ZA FILLE

By:Shifrah Kayaga: Okuva olunaku mwanamulenzi KATAMBA wammu nemunne fille bawukane, abantu babadde mukusaba nga baagala afazaali banno baddewo olwomwana gwebalina abagatta.

Ensonga eyayawukanya banno yali yeekusa kumusajja okubeela omwenzi wamu nokubeela
nefugabbi nga wano fille ella amulumiliza nti kakyanga amusuubiza mbagga nebatuuka nokubba
enkiiko, Omwami katamba Yalema omuteekako akawetta


Katamba olwabuzidwa nti singa Kale mukyaala we yekuba mumutima nasalawo okukomawo, yazeemu nti ebyaayita bibba byayitta ella katti kubasajja abazze Begatta nne fille okuva bwebayawukana tebabalika muweedo.

Nolwekyo takyalina wadde kyamwagaza ewuwe ella talowooza okudda.

Loading...