Bakulu Boka: “OMUKWANO OGWAKASILISSE GUBOWA” – YIGA ENGELI YOKUJJA AMALOBOOZI MUMUNTUWO NGA MULI MUKISENGE

By: Muto wa Senga: Omukwano kyekimu kubintu ebisinga okunyuma dala nga ozudde omuntu gwoyagala nomutimagwo gwona. Wabula abantu banji balemelelwa okuwangala nabantu baabwe oluvanyuma lwokulemelelwa okubatuusa kuntiko

Abantu abasing nadala abasajja balina emizze ejokweyagaliza nga bali mukaboozi. Banno olubba okutandika okunyumya, babeela tebaagala kuwuliziganya nabanaabwe ella bwebatyo bamalamu mangu akagoba nebaleka abagalwa babwe nga bakyaayoya

Abakazzi olumu nabo batela okola obumodimodi nga bali nabantu babwe. Oli aba yaakatandika okusamba akapiila olwo yye nategeeza nga bwaakoye ella bwatyo nga takyayagala kuwuliza kiva mumunne

Omukwaano gukolebwa abantu bonbilili ella yengeli yoka josobola okuwaangalamu nomuntuwo gwoyagala enyo. tegeela omuntuwo. tegeela ebitundu woomukwata nagwa edalu. tegeela emboozi ezisinga okumunyumila ella ne style ezisinga okumukolela

Bwomanya binno, ffa kumunno nga affa kumuntu gwoyagala. Mulekele awo okweyagaliza ella muffube okulaba nga osooka kumatiza munno gwoli naye oluvanyuma naawe olyooke welowoozeko. Wanno buli kyonoonya mumuno ojakuba okifuna mubujuwu

Recommended For You

About the Author: admin