“AKAYIMBA KA SILI MUYEMBE NALI NKAYIMBILA HAMZA. NATANDIKA OKUBEELA NAYE DDA NOKUSINGA KYEMUSUUBILA” – EBYAAMA BYONGEDDE OKUBOTOLWA

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwomukwaano ogwaali wakati wa rema namakula nomukulu eddy kenzo okugwaawo, banji bazze bayogela ebintu byenjawulo kunsonga enno ella nabwekityo abamu babade bakola okusalawo kwabwe okwomusango.

Wabula, okuva rema bweyagenda ewa hamza sebunya nga ono yemwaagalwa omupya, abantu bajja boogela obutono tono nga bategeeza nti tekisiboka rema okubeela nga abadde yaakawukana ne eddy kenzo mubunambilo nafunilawo omusajja omupya agenda okumukuba embaga

Abalala bazze babitambuza nga bwebagamba nti watya nga banno baali bayawukana dda naye nga tebaagala kukitugamba. Wabula amawulile buli lukya tufuna mapya ella nga kitegelezebwa nti noluyimba lwa sili muyembe ono yali alukubila hamza

Bagi bagemba nti gwandiba omusango gwasinga kenzo eyalaganga nti ono omukyaala tamufaako

laba video

Please follow and like us:
error0
Loading...