“LEKA OMWAANA WANGE YEEYAGALE, ALABIDE EWUWO ENAKU NYINJI. MWESONYIWE TODAMU MUKAABILILA” – HALIMAH NAMAKULA AYONBYE KUNSONGA ZA KENZO NE REMAH

By: Shifrah Kayaga: Luno lwandiba lutandika butandisi elwebaluwa eddy kenzo jeyawandikila remah nga amusaba amusonyiwe byona byatasobola kutuukiliza bulunji ella nga amwagaliza sanyu namirembe mumakaage amapya.

Wabula, abantu banji abavaayo okwogela kunsonga zino nga abamu baalaba nga remah akoze ensobi ella bamuwa amagezi adeyo ewomusajja naye kilabila remah yali amaze okusalawo. Wabula nawankubadde abamu balaba nga eno ensobi, abandi baavayo okuwagila remah nga bategeeza nti omusajja abadde asusiza okumutulugunya nga amulagila dala nti tamwaagala.

Esaawa eno remah ali mumakaage amapya ewa mwami sebunya hamzah nga nokukyaala kwagwa dda ella okwanjula wamu nembaga byeebili munteekateeka

Yiino video ya kenzo nga yelagila ku remah

Please follow and like us:
error0
Loading...