“OKUGENDA KWA SSEBULIME TEKUNUMA, KATONDA YANDIBA YAMPONYEZA EKISILAANI KYOMUSAJJA” – JUDITH BABIRYE AYANUKUDDE ABABADDE BAMUSEKELELA

By: Shifrah Kayaga: Banji baze bakongoola omuyimbi judith babirye nga bwebagamba nti oluvanyuma lwokuba omusajja naamala nadayo, yesaawa alabe nti katonda tawagila bukumpanya.

Wabula, ono bulijjo abadde nga asilise akageli kekili nti yali yagenda bwelu kuzaala nakwewonya stress zamusajja kudayo wamukyaawala mukulu. Wabula, olunaku lwegulo ono yamaze nasilisa emimwa ejaali jimusekelela mbu omusajja yamulekawo

Judith yayitidde kumukutugwe ogwa facebook nategeeza nti katonda alinwanila buli ntalo ezilinzijja mumaaso. Nabwekityo mubufuunze banji bakiteggede nti olumu ekintu katonda kyakujako kibba tekilina kubeela kikyo wabula aba ajja kuwa ekisingako

Yye mukyaala mukulu wetwoogelela nga etegeka zembaga zituuse ella nga nokukyaala kwagwa dda

Recommended For You

About the Author: admin