Ssenyonga waloga mukazi wange Teddy ekikulukuto nga naakatandika okututumuka naye olowooza saakimanya. Okusirika sibeera mussiru. Kasajja gwe oli kalogo nnyo- Bujingo ayogedde ebikankana eri munne Ssenyonga. Amulangidde obulogo

Olutalo wakati w’abamu ku basumba abakuukuutivu omuli Bujingo nga ono wa ku house of prayer ministries ne munne owa P5 era nga ono ye Pr Ssennyonga lulabika nga ssi lwakuggwa kati

Olutalo luno lwatandika omusumba Ssenyonga bweyagula ekisaawe ky’e Namboole okukolera ngayo Idependece night ate nga ne munne Bujingo jeyali akolera ku lunaku lwelumu luno era kino nekireetawo akatabanguko akaamanyi

Kati olwaleero omusumba Bujingo avuddeyo naalangira Ssenyonga obulogo era nti yaloga eyali mukazi we Teddy ekikulukuto era naamulemesa essanyu lyamaka okumala emyaka kumi era ye yakimanya dda naye nga asirise

Kati wano wetwebuuliza ye atali mulogo yamanya atya nti bamuloga

Recommended For You

About the Author: admin