Remah namakula alazze sente mukukyaala – ategesse omukolo abantu nebalowooza nti kwanjula

By: Shifrah Kayaga: Kino kyebayita okunaaba kulweeza naye nemwaana muwala remah namakula kunaku jaalabye yesaawa alozze kusanyu lyobufumbo

Oluvanyuma lwa remah okusalawo okuva ewa eddy kenzo nga afunye omusajja omupya amanyidwa nga dr sebunya hamza, vbanji bamwogelela ella nebamuyita buli kika kyamanya nga bwaali omwenzi ella nti ayagala nyo okukyuusa abasajja

Wabula ono kino tekyamulemessa kutuukiliza bilooto bye nga yasigala yekutte kumusajja we okutuuka olunaku olwaalelo bwebakoze okukyaala okulesse abantu nga baasamilidde nga bwebeebuza oba kuno kwanjula oba nedda

Yye remah alaze esanyu elli omwami we omupya bwasazeewo okugondela okusabakwe naakyala mubazadde be ekintu kyagamba nti kimuweeseza ekitiibwa.

yiino video

Please follow and like us:
error0
Loading...