Omubanda wa kabaka atolose kuba poliice neyelipa ku boda – ekibuga kikyankalanye nga abantu balwaana ne police

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa police okusazaamu ekivulu kya bobiwine ella nga ono ye mp wa kyadondo east amanyidwa enyo nga robert kyagulanyi, abantu baavudeyo nebawakanye ensalawo ya police okukakana nga beekalakaasiza.

Bobiwine yaganye ebyamugambibwa nga bwatagenda kuteekayo concert yye eyoluyimba lwa nsobola nga agamba nti ku independece day buli munayuganda alina edembe elikola kyona kyaaba ayagala okukola kulunaku lwaamefuga

Police bino ebivuluze ella bobiwine olwakedde nakwata ligenda busaabala ekyaaletedde abawagizi bbe bona okumugobelela nga bwebakuba emizila. Police olwalabye bino neteka emisanvu mukubonga bwegamba nti bobiwine talina jaalaga

Laba video

Please follow and like us:
error0
Loading...