Jovan luzinda akaabye amaziga nga atunyonyola engeli taata we jeyafaamu – ategeezeza nti guno’mwaka gumuyisiza bubbi nyo

By: Shifrah Kayaga: Ebigezo bitujila mukasela omuntu watabisuubilila naye nomuyimbi jovan luzinda alojja olunaku kitaawe jeyafaamu oluvanyuma lwokukubwa amasanyalaze

Banji kubantu abamatila obuyimba bwomukwaano nadala abakyaala tosobola kubabuuza kumuyimbi jovan luzinda nga tebamumanyi. Ono abakazzi basalawo nakumukazaako linya lya muglanda wa basajja olwengeli jayimbamu

Wabula, olunaku lwaalelo twagenze netulambula ku jovan ella emboozi jatugambye eyungula amaziga okufaako obuffi. Jovan yagenze mumaaso natutegeeza nti omwaka guno gwo tegumubeeledde mulunji oluvanyuma lwokufunilamu accident nokufiilwamu taata we

Jovan anyonyode nti bino sibyebyoka ebimutuuseko wabula nengeli jeyasibwaamu nga waliwo eyali amuwayiliza okumukuba yamuluma nyo. Luzinda atugambye nti waliwo omuntu eyamusibisa kyoka nga nebyamuwayiliza biwelo

Laba video

Please follow and like us:
error0
Loading...