Sisobola kulwaana na kenzo kuba esaawa eno yafuuse mulalu, kyensobola okukola kwekwetonda bwaba ayagala ansonyiwa bwaba tayagala abileke gasiya – Muzaata ayogeledde mulujudde

By: Our reporter: Bagamba nti bwoba oyagala okwoogela elli abantu nadala nga oli muntu wakitiibwa, sooka olowooze ekimala nga tonaba kufulumya kigambo kyona mukamwa

Ella nabwekityo bwotunuulila ebibadde bigenda mumaaso wakatti wa sheikh nuhu muzaata wamu nomuyimbi wabona eddy kenzo oba muyitte edirisa musuuza byo tebibadde bilungi oluvanyuma lwomwaami ono okuvaayo nalagila kenzo agende awasse nyina

Kino kyaanyiza nyo musuuza okutyuuka nekiseela okuwandika ku social media nga ategeeza nti bwakomawo agenda kugenda aziikuleyo amagumba ga maama we agatwaalile muzaata ademu amugambe okwoogela ebigambo byabadde ajobojo

Muzzata leelo avudeyo neyetondela mulujudde lwabantu nga ategeeza nti asonyiyibwe buli kyamusoboka kuba teyagendelela kunyiiza oba kunakuwaza muntu yenna. Nabwekityo ategeezeza nti wakukola buli kisoboka okujja obusungu kumitima jaabantu

sooka olabe video kenzo jaakoze

 

Recommended For You

About the Author: admin