Nateeka omuguwa wagulu nga njagala kwetuga naye olwe saala zamwe nobwagazi nembileka – Eddy kenzo yewunyisiza abantu mu video endala jaakoze olunaku lwaalelo

By: Shifrah Kayaga: Bino byo bitubuzizaako nawokutandikila olwengeli ediriisa musuuza jayogedemu nga ali mu live video jazeemu nakole ku facebook page yye.

Oluvanyuma lwabantu abenjawulo okuvaayo nabawoleleza eddy kenzo abamu okutuuka ekiseela ekigamba mbu muzaata alima okukomelelwa elwebigambo byazze ayogella eli abantu abenjawulo, leelo basilise nebawawuniikilila olwemboozi eddy kenzo jaawaadde

Eddy kenzo bwatandise okwoogela kusaawa kumi zenyini ezemisana, ekumuliitu yabantu ebadewo nga bawuliliza ekigenda mumaaso. Wabula mweno emboozi ayatudde amazima nategeeza nti yali agenda kwetuga namuguwa oba seekyo kwewa butwa

Kino kyaleetede abantu okusilika nebawuniikilila nga bebuuza ekituufu kkiki kenzo kyaaliko kuba embeela wetuukila okumunyigiliza paka katti awo wabaawo ekizibu

Recommended For You

About the Author: admin