Muzaata asese bwalabye video kenzo jaakoze leelo naawa ensonga lwaaki tasobola kumweetondela – Amuvumye obukaafili nokutulugunya omukazi gweyali alina

By: Our reporter: Kino kyebayita ensasage munsonga za eddy kenzo nga ono olwalabye nga abantu batandisse okwekuma okukolawo akatiisa, nasalawo agende ku facebook abasabe bakakane

Bino mulabe we agambye nti kenzo talina kyasobola kumukola kuba yye musajja wamanyi ella tewali kiyenje kyona kisobola kumutuukako mbu bamukolako bulabe. Ono asesse nga alabila dala kenzo alina kutuula kutetenkanya music we mukiffo kyokwagala okumulumba

Kenzo leelo agenze ku facebook nategeeza nti esaawa eno asazeewo okubeela nga yesonyila shekh muzaata paka nga amaze okutuuka mu uganda olwo alyooke alabe ekidako ekintu ekiletedde abantu okwewunya nga beebuza kaki kapanga

Ono asabye abantu okubeela abakakamu ella nasalawo okumenya amanya gabantu ababadde bategeseewo okwekalakaasa nga bwabagamba nti bakakanye omulilo kuba eno siyesaawa mpaka nga amazze okutuuka munsi eno uganda kulunaku olwokubili

Sooka olabe video

Recommended For You

About the Author: admin