Endibota ya kusaasira yali eyasama nga bwesilituuka wa museveni – Mukigambe muzeyi namulabye ella yampadde nomulimu ogwamanyi. Full figure avumye kusaasira

By: Shifrah Kayaga: Luno lwebayita olutalo sematalo oluvanyuma lwa mwana muwala full figure wamu nemune catherine kusaasira okudamu okweweeleza ebisongovu

Kinajukilwa nti banno babadde muntalo ezamanyi ezaleetela ne catherine okulabula full figure nti bwateddako wakusibwa nga teyeeyagalidde. Kinno kyamuleetela okufukamila waansi neyetonda nga asaba omukyaala kusaasira omusonyiwe kubyazze ayogela.

Wabula olunaku lwegulo lwabadde lwamanyi elli jennifer full figure bweyayitidwa mu state house okusisiinkana museveni ella namusabba okumuwa akakisa okumukolela ekintu kyetutamanyi oba museveni yakiliza oba nedda

Luno olusisiinkana lwamenyeewo enkaayana kusaasira zeyabadde yatadewo nga akakasa abantu nga yye yeka bwasobola okubatuusa kumuseveni sosi muntu mulala yenna

 

Please follow and like us:
error0
Loading...