Laba ekikondde: Jajja Bruce ne Fresh dadday balwanidde omukazi mulujjudde – Fresh daddy bimusobedde

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa fresh daddy okutandikawo project yye ella nga ono yatandikawo fresh daddy management emuyambako okukwasaganye kubayimbi abapya, yakudde mukikondde kya jajja bruce

Fresh daddy abanji gwemumanyinga paul mutabazi yeyagudde mumbi za jajja bruce oluvanyuma lwoku signinga omuwala Sera ug jajja bruce gwagamba mbu muganziwe ella nga tamukilizangako kuyimba wadde okuva ewakka

Bwatyo fresh daddy abadde yasalawo okukwaata kumuyimbi ono ella nga mwana muwala ono yoomu kubayimbi abapya abatandisse okututumula engwanga lyaffe uganda olwekitonekye nedoboozilye edungi

Laba video

Please follow and like us:
error0
Loading...