Nze eyatutumula fresh kid ella abantu bamwagala lwakuba nze- Fresh daddy asilisiza ababadde bagamba nti asudde omwanawe

By: Our reporter: Eno jebayita ensasage wakatti wabayimbi nga bavude mufamire emu naye ne fresh daddy egulo yasilisiza abantu bweyayogedde nti fresh kid aliila kuyye

Fresh daddy abanji gwebamanyi nga mutabaazi paul yasazeewo navva mu bad character eyomwami khalifah aganaga neyetongola ella natekawo studio yye nga mwemuli nokusigninga abayimbi abenjawulo nga yasookedde ku sera ug

Wabula bweyabuuzidwa okutugamba kubyogelwa omuli okusuula omwanawe, bino yabiwakanyiza nga agamba nti fesh kid abantu bamwagala lwakubeela nti mwana we nolwekyo ekyo alina okukigumila okugwa

Laba video

Please follow and like us:
error0
Loading...