Yogela ebyobuseegu byewankaka’nga okukola oba seekyo ndi wakubotola buli kyaama kyo – Remah namakula atandisse okutiisatiisa Eddy kenzo

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwebintu ebibadde bigenda mumaaso wakatti wa remah namakula wamu ne eddy kenzo, bitandisse okusobela abantu buli lukya

Eddy kenzo okuva bweyakomawo mugwanga abadde nga akola press conference nga anyonyola abantu engeli eyali muganziwe bweyamuyisaamu nga bwagamba nti bamukola nabubi nyo okumuvuma agavumo nga bali nemuzaata

Wabula, okuva eddy kenzo bweyakomawo remah namakula abadde amukuba ekimooli nga bwamugamba nti ye yali yalwaawo nadda okuvaayo kuba omusajja yali asusiza nyo okumukozesa ensobi nga wabula yye agumye

Please follow and like us:
error0
Loading...