Eddy Kenzo afulumizza oluyimba lwa campaign za muzeeyi Museveni mu bwangu ddala nga yaakava mu state house, ayogedde ne ssente ze baamuwadde

Abayimbi bangi nnyo bazze bakolera omukulembeze w’eggwanga naye ate nga tebawangala mu ku mukolera era nga bwe bavaayo bavumirira nnyo ensonga yookumukolera nga era bangi ku bano tubamanyi

Mu bwangu ddala nga Eddy Kenzo yaakava mu state House okulaba omukulembeze w’egwanga, yavuddeyo naategeeza eggwanga nga bwali owokufulumya oluyimba lwokuwaana omukulembeze w’eggwanga

Ono yategeezezza nti musanyufu nnyo nenfuga ya Museveni era kyava yamuyimbidde akayimba

Loading...