Tujja kujja oba mutwagalayo oba nedda:- Bannakyalo balayidde okugenda ku kwanjula kwa Rema Namakula oba babayise oba nga tebabayise

Eyali muganzi w’omuyimbi Eddy Kenzo waakwanjula omwagalwa we omupya Hamza Ssebunnya mu bazadde be wali e Nabbingo ku Luguudo lw’e Masaka nga 14 omwezi guno

Omu ku bategesi yatutegeezezza nti bano baayise bannakyalo kumi na bataano bokka era nga banno beebookukyika ku mukolo guno

Kati bbo bannakyalo baagambye balina okujja ku mukolo kakibe kki, oba bayite oba ssi bayite.

Please follow and like us:
error0
Loading...