Kenzo wuuno ne list y’abayimbi baayagala okumwegattako okukola ennyimba mu campaign zza NRM. Ekyewuunyisa ne Doctor mwali

Omuyimbi Eddy Kenzo avuddeyo naategeeza nti waakunoonya abayimbi abanaamwegattako okukola ennyimba ezinakola mu campaign za muzeeyi Museveni mu kalulu ka 2021

Kino kiddiridde Kenzo okuvaayo naategeeza nti ssi waakukolera Bobi Wine mu campaign era nga bino yabyogera nga yaakava mu state house okusisinkana Museveni

Kenzo olwabuuziddwa baani baasuubira okukola nabo nga nabo bayimbi banne yazeemu nti yenna anaayagala era nti ne doctor bwanaaba ayagala ayanirizibwa

Please follow and like us:
error0
Loading...