Nze ewa Museveni ndyayo buli sente naye nga omutima guli wantu walala nnyo:- Ebigambo bisimattuse Catherine Kusaasira mu katambi.

Muzeeyi Museveni azze agaba agafo mu bayimbi abatali bamu nga muno mulimu Catherine Kusaasira ne Mark Bugembe abasinga gwe bamanyi nga Buchaman era nga bano azze abawa sente eziwerako

Kati nno leero Omuyimbi Cathrine Kusaasira ebigambo bimusimattuse nga ye ewa Museveni bwalyayo obuli ssente naye nga omutima gumuli walala nnyo

Bweyabuuziddwa ani gwagenda okulonda yazeemu nti ssi Museveni ate ssi Bobi Wine ekyaleze nti ewa Muzeeyi alyayo ssente naye nga ttamwagala

Ekyewuunyisa omutima guli waani?

Loading...