Muli ndibota mulekele awo okugaayula agamwa mbu njagala nyo sente, kasita sizijja mubuleega bwabanyamwe – Full figure adiza abantu omulilo

By: Our reporter: Kati zino ensonga bweziyingilamu full figure awo tuba twesonyiwe buli kimu kuba ono yemukyaala akyasose okuwa buli muntu level bwaba azanyila mubulamubwe

Full figure emabegako yagenda nasisiinkana omukulembeze wegwanga nga kino kyekimu kubyaali ebilootobye kakyanga azalibwa. Bwatyo yasanyuka nyo ella nasiima emilimu emilungi jazze akolela egwanga kuba banji kubafilika bajifunyeemu

Kino kyewunyisanyo abantu omuntu eyali awagila bobiwine nobulamubwe bwona okuvaayo nasala ediilo olwa sente enyiinji zebaali bamuwadde. Mwekyo yatandika okusazaamu ebigambobye nga bwagamba museveni alwanilide nyo egwanga lye

Please follow and like us:
error0
Loading...