Winnie Nwagi afunye awuggira mu mazzi we ge omupya. Sisinkana muganzi wa maama bintu omupya

Okuva olunaku Vinka lwe yagenda mu Swangs Avenue, Winnie Nwagi tafuna nga mirembe wadde kubanga Swangs ebadde esinga kufa ku Vinka okusinga Nwagi era kino kyamuleetedde obutagenga na ku Video Shoot ya Vinka nga ate baabadde bamuyise

Kigambibwa nti enkolagana wakati wa Nwagi ne bakamaabe ssi nungi wadde naakatono era nti ayagala kubaabulira. Kino kireetedde eyali manager wa Fik Fameica Karma Ivan okubeera nga ayogerezeganya ne Nwagi era ayagale okumubbayo mu Swangs

Neekirala kigambibwa nti ennaku zino ababiri bano tebatengana era nti beekuba amatooke mu nkukutu.

Abayimbi abalala abaava mu Swangs kwaliko Irene Ntale nga kwotadde ne Zulanda

Please follow and like us:
error0
Loading...