Rema Namakula ayogedde biki Dr Hamza Byalina okumukolera mu myaka etaano oba ssi ekyo naye waakumwabulira

Omuyimbi Rema Namakula era nga ono yali muganzi era w;omuyimbi Eddy Kenzo avuddeyo naatubuulira biki byayagala Dr Hamza Ssebunnya amukolere oba ssi ekyo naye amulekewo nga bweyalekawo Kenzo

Rema yatuutegeezezza nti ayagala Hamza amuzeeyo okusoma amalirize nti kubanga ekimu ku bintu bye yejjusa kwekuva mu ssomero

Kinajjukirwa nti Rema yavva ku ssomero nga afunye olubuto ate nga abaali basoma naye bagamba nti ono yalina obusajja oba ziyite retakes nnyinji ko era nga ebyo byebyasinga okumujja ku ssomero

Naye nno ffe munnange tweyongera kusabira ebirooto byo bituukirire

Please follow and like us:
error0
Loading...