Yiino party egenda okukuleka nga toli kyekimu, Omuyimbi Brown Sugar ategese party y’okwegadanda naye wa era ddi

Omuyimbi Brown Suger nga ono muganzi wa Sipapa era nga mujja wa Serena Bata okuva mu Sipapa entertainment ategese party naye nga yyo yaabaamanyi bokka era nga yaababedde bokka

Party eno nno si yaakintu kirala kyonna wabula okwekuba amatooke era baseegu bokka beebokugendayo

Brown Suger tannayogera lunaku lwa kabaga kano nna wwa wekagenda okubeera¬† naye nga ali kumpi kutubuulira nengeri y’okuyingira

Please follow and like us:
error0
Loading...