Remah namakula akoze introduction shower elesse abawagizi ba kenzo nga bawunze – Yebaziza omwagalwawe Dr. Hamza olwomukwaano gwamulaze

By: Shifrah Kayaga: Eno jebayita laavu super oluvanyuma lwamwana muwala remah namakula okukolayo akatiisa bwatadewo introduction shower ebadde telabwa ngako wano mu uganda

Remah kinajukilwa nti yakyaaza mwana munne hamza ewa sengawe ella nga kino kyewunyisanyo abantu nokutuuka okulowooza nti oba bwabulimba wabula olwalaba ebifaananyi ne video ensi newunga okwaali nabawagizi ba eddy kenzo

Kinajukilwa nti kulunaku lwokukyaala bano baalonda olunaku lwokwanjula elanga wanno bateesa zibeele enaku zomwezi 14 omwezi gwa november nga wetwoogelela wabula enaku mbale bubale olwo emikolo jituuke.

Egulo omukwaala remah namakula yatadewo introduction shower nga enno yabadde yakulaga bantu nti ekintu akyaakiliko ella yye nomwagalwaawe bakukola omukolo gagadde ogunagendako abbo boka abayitibwa\

Yiino video

Please follow and like us:
error0
Loading...